Nina obujjulizi, Ai Katonda wange, nti wantonda okukumanya n’okukusinza. Nkakkasa mu kiseera kino obutesobola bwange, n’olwobuyinza bwo, mu bwaavu bwange, ne mu bugagga bwo.
Tewali Katonda mulala okugyako, Ggwe, Omuyambi mu kabi, Eyemalirira.
- Bahá’u’lláh